Deuteronomy 1:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
‘Mu basajja ab'ezzadde lino ebbi temuli n'omu aliraba ku nsi ennungi gye nalayira okuwa bajjajjammwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tewalibaawo n’omu ku bantu bano, ab’omulembe guno omubi, aliraba ku nsi eyo ennungi gye nalayirira okuwa bajjajjammwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
‘Mazima tewalibaawo n'omu ku bantu bano ab'emirembe gino emibi aliyingira mu nsi eyo ennungi, gye nneerayirira okuwa bajjajjaabwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
‘Tewali n'omu ku b'omulembe guno omubi, aliraba ensi ennungi gye nneerayirira okuwa bajjajjaabwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mazima tewalibawo n'omu ku bantu bano ab'emirembe gino emibi aliraba ensi ennungi, gye nnalayirira okuwa bajjajja bammwe,