Deuteronomy 1:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nange Omukama yannyiigira olw'okubeera mmwe n'agamba nti: ‘Naawe toliyingirayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nange Mukama yansunguwalira ku lwammwe, n’aŋŋamba nti, “Naawe toliyingira mu nsi omwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange Mukama n'ansunguwalira ku lwammwe, ng'ayogera nti, ‘Naawe toligiyingiramu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era olw'okubeera mmwe, nange Mukama yansunguwalira, n'agamba nti: ‘Naawe Musa, toliyingira mu nsi eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'ansunguwalira nze ku bwammwe, ng'ayogera nti Naawe toliyingira omwo: