Deuteronomy 1:46 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe mutyo ne musigala mu Kadesi ennaku nnyingi ebbanga eryo lyonna lye mwamalayo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mutyo ne musigala e Kadesi, okumala ebbanga eryo lyonna lye mwabeera eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kye mwava mutuula mu Kadesi okumala ennaku nnyingi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwalwa nnyo e Kadesi, okusinziira ku nnaku ennyingi ze mwamalayo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne mutuulira mu Kadesi ennaku nnyingi, ng'ennaku bwe ziri ze mwamalayo.