Deuteronomy 1:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa ng'ali emitala wa Yorudani mu nsi y'Abamowabu, yatandika okunnyonnyola etteeka lino, n'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku ludda lw’eyo olw’ebuvanjuba olw’omugga Yoludaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa n’atandika okulangirira amateeka gano ng’ayogera nti:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emitala w'omugga Yoludaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa gye yatandikira okunnyonnyola amateeka gano, n'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emitala w'Omugga Yorudaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa gye yatandikira okunnyonnyola amateeka gano, n'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
emitala wa Yoludaani, mu nsi ya Mowaabu, Musa gye yatanulira okulangira amateeka gano,