Deuteronomy 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama Katonda waffe yayogera naffe ku Korebu, n'agamba nti: ‘Ebbanga lye mumaze ku lusozi luno limala;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ Mukama Katonda waffe yatugamba nga tuli ku Kolebu nti, ‘Ebbanga lye mumaze ku lusozi luno limala;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Nga tuli ku lusozi Kolebu, Mukama Katonda waffe yayogera naffe ng'agamba nti, ‘Muludde nnyo ku lusozi luno.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nga tuli ku Lusozi Horebu, Mukama Katonda waffe yayogera naffe ng'agamba nti: ‘Ekiseera kye mubadde ku lusozi luno kimala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ng'ayogera nti Mukama Katonda waffe yayogerera naffe ku Kolebu, ng'ayogera nti Mwaludde okutuula ku lusozi luno: