Deuteronomy 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mu budde obwo nabagamba nti: ‘Mumpitiridde obuzito, sibayinza nzekka bw'omu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mu biro ebyo nabagamba nti, ‘Sisobola kubalabirira nzekka bw’omu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba abantu nti, “Nange mu kiseera ekyo n'abagamba mmwe nti, ‘Sisobola kubakulembera nzekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba abantu nti: “Nange mu kiseera ekyo nabagamba mmwe nti: ‘Sisobola kubakulembera nzekka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange nnayogera nammwe mu biro ebyo, nga ŋŋamba nti Nze siyinza kubasitula nzekka: