Deuteronomy 10:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'okukwatanga ebiragiro by'Omukama n'amateeka ge bye nkulagira olwa leero ku lw'obulungi bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okugonderanga amateeka ga Mukama n’ebiragiro bye, nga bwe nkukuutira leero olw’obulungi bwo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwekuumenga ebiragiro bya Mukama n'amateeka ge bye mbalagira leero, mulyoke mubeerenga bulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era mukuumenga amateeka ge n'ebiragiro bye, bye mbawa olwaleero mulyoke mube bulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okwekuumanga ebiragiro bya Mukama n'amateeka ge, bwe nkulagira leero olw'obulungi bwo?