Deuteronomy 10:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Eggulu, n'eggulu erisukkiridde waggulu, ensi na byonna ebigirimu bya Mukama Katonda wo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, Mukama Katonda wo ye nannyini ggulu, era n’eggulu erisinga okuba waggulu ennyo nalyo lirye, n’ensi ne byonna ebigirimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, Mukama Katonda wammwe ye nnannyini ggulu, n'ensi ne byonna ebirimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eggulu lyonna gye likoma okutumbiira, lya Mukama Katonda wammwe, era n'ensi yiye, n'ebigirimu byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, Mukama Katonda wo ye nnannyini ggulu, n'eggulu erya waggulu, ensi era n'ebigirimu byonna.