Deuteronomy 10:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno mutayirire emitima gyammwe, temwongera kugugubya mitima gyammwe wadde okukakanyaza ensingo zammwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo mukomole emitima gyammwe, era mukomye okubeera n’amawagali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mugonderenga Mukama Katonda wammwe, so temubanga ba mputtu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mubeerenga bawulize eri Mukama, mulekere awo okuba abakakanyavu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mukomole ekikuta ky'omutima gwammwe, so temubanga nate ba nsingo nkakanyavu.