Deuteronomy 11:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwekkaanye sikulwa ng'omutima gwammwe gusendebwasendebwa, ne muva ku Mukama, ne muweereza balubaale abagwira ne mubasinza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwegenderezenga nnyo, mulemenga okukyama ne mubula, ne muweerezanga bakatonda abalala era ne mubavuunamiranga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwekuumenga emitima gyammwe gireme okulimbibwa, ne mukyama, okuweereza bakatonda abalala ne mubasinza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwekuume mulemenga okubuzibwabuzibwa ne muwaba ne muweerezanga balubaale era ne mubasinzanga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwekuumenga omutima gwammwe guleme okulimbibwa, ne mukyama, ne muweereza bakatonda abalala, ne mubasinza;