Deuteronomy 11:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
obubonero obwewuunyisa ne bye yakola kabaka Faraawo kabaka w'e Misiri n'ensi ye yonna mu Misiri wakati;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era abataalaba ku byamagero bye yakola n’ebintu byonna bye yakolera wakati mu Misiri, ku Falaawo, ye kabaka w’e Misiri n’eri ensi ye yonna;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'obubonero bwe, n'emirimu gye, bye yakolera wakati mu Misiri, n'eri Falaawo, kabaka w'e Misiri n'ensi ye yonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ebyewuunyo era n'ebikolwa, bye yakolera e Misiri ku kabaka waayo, ne ku Misiri yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'obubonero bwe, n'emirimu gye, bye yakolera wakati mu Misiri Falaawo kabaka w’e Misiri n'ensi ye yonna;