Deuteronomy 11:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mugenda okusomoka Yorudani, mutwale ensi Omukama Katonda wammwe gy'anaabawa. Nga mumaze okugitwala, nga mugibaddemu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muli kumpi okusomoka omugga Yoludaani mwefunire ensi Mukama Katonda wammwe gy’abawa. Bwe mulimala okugyetwalira, nga mwe mubeera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mugenda okusomoka Yoludaani okuyingira mutwale ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, okubeeramu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munaatera okusomoka Omugga Yorudaani, okuyingira mwefuge ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa. Bwe muligyefuga ne mugibeeramu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mugenda okusomoka Yoludaani okuyingira okulya ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, era muligirya, ne mutuula omwo.