Deuteronomy 11:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mwekkaanye, mutuusanga amateeka gonna n'ebiragiro bye nzisa mu maaso gammwe olwa leero.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mwegenderezenga nnyo mugonderenga amateeka gonna, n’ebiragiro bye nteeka mu maaso gammwe leero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era munaanyiikiranga okukwata amateeka n'ebiragiro byonna bye mbalagira mmwe leero.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mwegenderezanga okutuukiriza amateeka gonna n'ebiragiro bye mbateerawo olwaleero.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era munaakwatanga okukola amateeka gonna n'emisango bye nteeka mu maaso gammwe leero.