Deuteronomy 11:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabula gaali maaso gammwe agaalaba ebikuuno ebyo byonna Omukama bye yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mmwe bennyini mwe mwabiraba n’amaaso gammwe, ebintu ebyo ebikulu Mukama by’azze akola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mwalabira ddala n'amaaso gammwe omulimu gwonna omukulu Mukama gwe yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala mwalabanga ebintu byonna ebikulu Mukama bye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye amaaso gammwe gaalabanga omulimu gwonna omukulu ogwa Mukama gwe yakola.