Deuteronomy 12:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Wekkaanye obutaweererezanga bitambiro byo ebyokye wonna w'oliba osanze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weekuumanga n’otaweerayo biweebwayo by’omu buli kifo kyonna ky’onoolabanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwekuumenga muleme okuweerangayo mu buli kifo kye mulaba ebyo bye muwaayo ebyokebwa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwekuumenga muleme okuweerangayo mu buli kifo kye mulaba ebyo bye muwaayo ebyokebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weekuumenga oleme okuweerayo ebyo bye muwaayo ebyokebwa mu buli kifo ky'olaba: