Deuteronomy 12:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama Katonda ajja kukumalirawo amawanga g'ogenda okulumba ogatwale. Bw'oliba omaze okugagobawo, ng'otebenkedde mu nsi yaabwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amawanga ago g’ogenda okulumba ogatwaleko ensi yaabwe, Mukama agenda kugazikiriza nga naawe olaba. Naye bw’obanga omaze okubagoba mu nsi yaabwe, n’okugibeeramu n’ogibeeramu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mukama Katonda wammwe bw'alizikiriza amawanga agali mu nsi gy'agenda okubawa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukama Katonda wammwe alizikiriza ab'amawanga ge munaatera okuyingiramu mugeefuge. Mulyefuga ensi yaabwe, ne mubeeranga omwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda wo bw'alizikiriza amawanga mu maaso go, gy'oyingira okugalya, n'ogalya, n'otuula mu nsi yaabwe;