Deuteronomy 13:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ebigambo byonna bye mbagambye mulabe nti mubituusanga; toyongerangako era tokendeezangako kantu n'akamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mmwe bwe mulabikangamu nnabbi oba omuntu n’akutegeeza eby’omu maaso nga yeeyambisa ebirooto, n’alangirira ebyamagero oba ebyewuunyisa ebijja okubeerawo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bwe wanaabangawo wakati mu mmwe nnabbi oba omuntu aloota ebirooto, n'abawa akabonero oba eky'amagero,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe wabangawo mu mmwe omulanzi oba omuvvuunuzi w'ebirooto, n'abasuubiza ekyewuunyo oba ekyamagero,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe wanaabangawo wakati mu ggwe nabbi oba omuloosi w'ebirooto, n'akuwa akabonero oba eky'amagero,