Deuteronomy 13:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo Yisirayeli yenna aliwulira n'atya, ne wataddayo kubaawo mulala yenna mu ggwe akola ekibi ekifaanana kityo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’owuliranga mu kimu ku bibuga Mukama Katonda wo by’akuwa okubeerangamu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bwemunawuliranga nga boogera ku kimu ku bibuga byammwe, Mukama Katonda wammwe by'abawa okutuulamu, nga bagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe muwuliranga nga bagamba nti mu kimu ku bibuga, Mukama Katonda wammwe bye yabawa okubeeramu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'onoowuliranga nga boogera ku kimu ku bibuga byo, Mukama Katonda wo by'akuwa okutuula omwo, nga bagamba nti