Deuteronomy 13:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
tomugonderanga era tomuwulirizanga. Tomusaasiranga, togezangako kumuwonya oba kumuzibira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuttiranga ddala. Gw’omusokangako ng’attibwa n’abantu bonna ne bassa okwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye omuttanga; ggwe osookanga okumukuba amayinja n'abalala bonna ne balyoka bagamukuba okumutta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
wabula omuttanga. Ggwe obeeranga omusaale okumukuba amayinja, n'abalala bonna ne balyoka bagamukuba okumutta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye tolemanga kumutta; omukono gwo gwe gunaasookanga okuba ku ye okumutta, omukono gw'abantu bonna ne gulyoka gumubaako.