Deuteronomy 14:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ebitalina mayindu na magamba temubiryanga; si birongoofu ku mmwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ebyo byonna ebitalina maggwa na magalagamba temubiryanga, kubanga si birongoofu gye muli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli ekitalina maggwa n'amagamba temukiryanga; kubanga si kirongoofu gye muli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye buli ekitalina maggwa na magamba, temuukiryenga. Munaakibaliranga mu bitali birongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
na buli ekitalina maggwa na magamba temukiryanga; si kirongoofu gye muli.