Deuteronomy 14:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ku byonna ebibeera mu mazzi muyinza okulya ebyo ebirina amayindu n'amagamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biramu ebibeera mu mazzi, munaalyanga ebyo ebirina amaggwa ku mugongo n’amagalagamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bino bye munaalyanga ku byonna ebiba mu mazzi: buli ekirina amaggwa n'amagalagamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mu byonna ebibeera mu mazzi, munaayinzanga okulya buli ekirina amaggwa n'amagamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bino bye munaalyanga ku byonna ebiba mu mazzi: buli ekirina amaggwa n'amagamba munaakiryanga: