Deuteronomy 15:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula obanga mwetegefu okumuyamba n'okumwazika buli ky'ajula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwanjululizanga engalo zo, n’omuwolanga n’okwagala kyonna ky’anaabanga yeetaaga okumuwewulako obuzibu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
wabula mumukwatirwanga ekisa, ne mumuwola byonna by'anaabanga yeetaaga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
wabula mumukwatirwanga ekisa, ne mumuwola byonna by'anaabanga yeetaaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye tolemanga kwanjuluza ngalo zo gy'ali, so tolemanga kumuwola ebinaamumalanga olw'okwetaaga kwe mu ekyo ky'abuliddwa.