Deuteronomy 16:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ogobanga butuufu, butuufu bwokka, olyoke obeere mulamu, otwale n'ensi Omukama Katonda wo gy'akuwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogobereranga bwenkanya bwokka olyoke olye ensi Mukama Katonda wo gy’akuwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bulijjo mubeerenga beesimbu era ba mazima, lwe muliba abalamu ne musikira ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bulijjo mubeerenga beesimbu era ba mazima, lwe muliba abalamu ne mwefuga ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eby'obutuukirivu ddala by'onoogobereranga, olyoke obenga omulamu, osikire ensi Mukama Katonda wo gy'akuwa.