Deuteronomy 17:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna balikiwulira ne batya, tebaliddayo kwekuza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bonna banaabiwuliranga ne batya, ne bataddayo nate kukola bya kyejo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olwo abantu bonna banaawuliranga ne batya, ne batakola nate bya bujeemu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo abantu bonna banaawuliranga ne batya, ne wataba addamu kukola mputtu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abantu bonna banaawuliranga ne batya, ne batakola nate bya kyejo.