Deuteronomy 18:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu yenna ataliwulira bigambo byange by'alyogera mu linnya lyange ndimusaba annyonnyole.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu yenna ataagonderenga bigambo Nnabbi by’anaayogeranga mu linnya lyange, Nze kennyini, Nze nnaamwekolerangako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale buli ataliwulira bigambo byange nnabbi oyo by'alyogera mu linnya lyange, ekyo kye ndimuvunaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale buli atalissaayo mwoyo ku bigambo byange mulanzi oyo by'alyogera mu linnya lyange, ndikimuvunaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale olulituuka buli ataliwulira bigambo byange by'alyogera mu linnya lyange, ndimulanga ekyo.