Deuteronomy 18:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyinza okwebuuza nti: “Mmanya ntya nti ekigambo ekyo Omukama si y'akyogedde?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyinza okwebuuza nti, “Tunaamanyanga tutya ng’ebigambo ebyo Mukama Katonda si y’anaabanga abyogedde?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe muneebuuzanga mu mitima gyammwe nti, ‘Tunaategeeranga tutya ekigambo Mukama ky'atayogedde?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Muyinza okwebuuza mu mitima gyammwe nti: ‘Tunaategeeranga tutya ekigambo Mukama ky'atayogedde?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bw'onooyogeranga mu mutima gwo nti Tunaategeeranga tutya ekigambo Mukama ky'atayogedde?