Deuteronomy 19:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno kyenva nkulagira mweyawulirewo ebibuga bisatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyenva nkulagira okweyawulirangako ebibuga bisatu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyenva mbalagira mwerondere ebibuga bisatu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyenva mbalagira mweronderemu ebibuga bisatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyenva nkulagira nga njogera nti Olyeyawulira ebibuga bisatu.