Deuteronomy 19:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama Katonda wo bw'alikugaziyiza ensalo zo, nga bwe yalayirira bajjajjaabo, n'akuwa ensi yonna gye yabasuubiza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda wo bw’anaakugaziyirizanga amatwale go, nga bwe yalayirira bajjajjaabo, n’akuwa ettaka lyonna lye yasuubiza bajjajjaabo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda wammwe bw'aligaziya ensalo zammwe, nga bwe yalayirira bajjajjammwe, n'abawa ensi yonna gye yasuubiza okuwa bajjajjammwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukama Katonda wammwe bw'aligaziya ensalo z'ensi yammwe nga bwe yalayirira bajjajjammwe, n'abawa mmwe ensi yonna gye yasuubiza okuwa bajjajjammwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oba nga Mukama Katonda wo aligaziya ensalo yo, nga bwe yalayirira bajjajja bo, n'akuwa ensi yonna gye yasuubiza okuwa bajjajja bo;