Deuteronomy 2:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukono gw'Omukama gwabalinga bukiika okutuusa ng'abamaze mu lusiisira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama Katonda yamalirira okubazikiriza n’omukono gwe okutuusa ng’abamaliddemu ddala mu lusiisira lwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yabalwanyisa okutuusa lwe yabazikiriza n'abamalirawo ddala mu lusiisira.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yabalwanyisa okutuusa lwe yabazikiriza n'abamalirawo ddala mu lusiisira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omukono gwa Mukama gwalwananga nabo, okubazikiriza wakati mu lusiisira, okutuusa lwe baggwaawo.