Deuteronomy 2:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abatabaazi bonna mu bantu nga bamaze okufa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo olwatuuka abasajja abalwanyi bonna bwe baamala okufa, nga bazikiridde baweddewo mu bantu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Awo olwatuuka, abalwanyi bonna bwe baamala okufa ne baggwaawo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo abasajja abaserikale bonna bwe baamala okufa ne baggwaawo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, abalwanyi bonna bwe baamala okuggwaawo era nga bafudde mu bantu,