Deuteronomy 2:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
[Ensi eyo nayo yali nsi y'Abarefa, abaabeerangamu, naye Abammoni nga babayita Bazamuzummi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekitundu ekyo era kyali kiyitibwa nsi ya Baleefa, kubanga Abaleefa be baabeerangamu naye Abamoni nga babayita Bazamuzumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
(Ensi eyo era eyitibwa ya Balefa. Abaleefa be baagibeerangamu edda. Naye Abammoni baabayitanga Bazamuzumu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi eyo era eyitibwa ya Bareefa. Abareefa be baagibeerangamu edda. Naye Abammoni babayita Bazamuzuumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Era n'eyo eyitibwa nsi ya Balefa: Balefa baagituulangamu edda; naye Abamoni baabayita Bazamuzumu;