Deuteronomy 2:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate Abavvi abaabeeranga mu byalo okutuuka e Gaza, Abakafutori abaali bavudde e Kafutori baabazikiriza, ne basenga mu bifo byabwe.]
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abavi abaabeeranga mu byalo ebyesuddeko okutuuka e Gaza, Abakafutoli abaava e Kafutoli bajja ne babazikiriza ne batwala ensi yaabwe bo ne bagibeeramu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'Abavi abaabeeranga mu byalo okutuukira ddala e Gaaza, Abakafutooli abaava e Kafutooli baabazikiriza, ne badda mu kifo kyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'Abavvi abaabeeranga mu byalo okutuukira ddala e Gaaza, Abakafutoori abaava e Kafutoori baabazikiriza, ne badda mu kifo kyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'Abavi abaatuulanga mu byalo okutuuka ku Gaza, Abakafutoli abaava mu Kafutoli ne babazikiriza ne batuula mu kifo kyabwe.)