Deuteronomy 2:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ebisolo by'awaka n'ebintu bye twanyaga mu bibuga bye twawamba twabyetwalira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ente ne tuzeetwalira awamu n’omunyago gwe twaggya mu bibuga bye twawamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ente zokka ze twetwalira ng'omunyago, wamu n'ebintu bye twanyaga mu bibuga ebyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ente zokka ze twatwala nga gwe munyago, awamu n'ebintu bye twanyaga mu bibuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ente zokka ze twetwalira okuba omunyago, wamu n'ebyo bye twaggya mu bibuga bye twanyaga.