Deuteronomy 20:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bw'ogendanga okulumba ekibuga, osookanga n'oweereza obubaka obw'emirembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’onoosembereranga ekibuga ng’ogenda okukirwanyisa, osookanga kulangirira mirembe eri abantu baamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bwe munaasembereranga ekibuga okukirwanyisa, munaasokanga ne muwa abakirimu omukisa okujeemulukuka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe munaasembereranga ekibuga okukirwanyisa, munaasookanga ne muwa abakirimu omukisa okwewaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'onoosembereranga ekibuga okulwana nakyo, n'olyoka iokirangiriranga emirembe.