Deuteronomy 20:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe bakkirizanga emirembe ne bakuggulirawo enzigi, abantu bonna abakirimu ba kussibwanga ku kasanvu bakuweerezenga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe banakkirizanga emirembe, ne bakuggulirawo emiryango gy’ekibuga kyabwe, kale abantu baamu bonna banaafuukanga baweereza bo, okukukoleranga byonna nga bw’onooyagalanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abali mu kibuga ekyo bwe banaajeemulukukanga, ne beewaayo gye muli, ne babaggulirawo, banaabanga baddu bammwe era banaabaweerezanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe banaabaddangamu nti bakkirizza okwewaayo, ne babaggulirawo, abantu bonna abakirimu banaateekwanga okubakoleranga emirimu n'okubaweerezanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olunaatuukanga, bwe kinaddangamu eby'emirembe, ne kikuggulirawo, abantu bonna abalabika omwo banaafuukanga ab'omusolo, era banaakuweerezanga.