Deuteronomy 20:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bw'otyo bw'okolanga ebibuga ebikuli ewala ennyo, ebitali bibuga bya mawanga gano ag'okumpi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’otyo bw’onookolanga ebibuga byonna ebinaakubeeranga ewala ennyo, ebitaabenga bibuga bya mawanga gano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mutyo bwe munaakolanga ebibuga byonna ebibali ewala ennyo, ebitali bya mu nsi gye mugenda okutuulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe mutyo bwe munaakolanga ne ku bibuga byonna ebibali ewala ennyo, ebitali bya mu nsi gye mugenda okubeeramu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'otyo bw'onookolanga ebibuga byonna ebikuli ewala ennyo, ebitali bya ku bibuga bya mawanga gano.