Deuteronomy 21:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bw'ogendanga okulwanyisa abalabe bo, Omukama Katonda wo amala abakuwa mu mikono gyo, n'owambayo n'abasibe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’ogendanga okutabaala balabe bo, Mukama n’abagabula mu mikono gyo n’onyagayo abantu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bwe munaalwananga n'abalabe bammwe, Mukama Katonda wammwe, n'abawa ne mubawangula, ne munyaga abakazi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe munaatabaalanga abalabe bammwe, Mukama Katonda wammwe n'abawa abalabe bammwe abo ne mubawangula ne mubatwala nga basibe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'onootabaalanga okulwana n'abalabe bo, Mukama Katonda wo n'abagabula mu mikono gyo, n'obatwala nga mwandu,