Deuteronomy 21:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'omuleetanga ewuwo, amwanga enviiri n'asala n'enjala,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
omutwalanga mu maka go, n’omulagira okumwa omutwe gwe, n’okusalako enjala ze,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
on'omutwalanga mu nnyumba yo, n'amwebwako enviiri, n'asala n'enjala ze;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
onoomutwalanga ewuwo mu nnyumba yo. Anaamwangako enviiri ze, era anaasalanga enjala ze,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'olyoka omutwalanga ewuwo mu nnyumba yo; naye anaamwanga omutwe gwe n'asala enjala ze;