Deuteronomy 21:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kitaawe ne nnyina bamuddiranga ne bamutwala eri abakadde b'ekibuga kye, ne bamussa ku mulyango gw'ekibuga kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kitaawe ne nnyina banaamukwatanga ne bamuleeta eri abakulu abakulembeze ab’omu kibuga kye waabwe nga bali wabweru w’omulyango gw’ekibuga ekyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kale kitaawe ne nnyina banaamukwatanga, ne bamutwala eri abakadde ab'omukibuga ku wankaaki;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olwo bazadde be abo banaamutwalanga eri abakulembeze b'ekibuga ky'ewaabwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale kitaawe ne nnyina banaamukwatanga, ne bamufulumya eri abakadde ab'omu kibuga kyabwe, n'eri wankaaki w'ekifo kyabwe: