Deuteronomy 21:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne boogerera waggulu nti: ‘Emikono gyaffe sigiyiwanga musaayi guno, n'amaaso gaffe sigaalaba kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne boogera nti, “Emikono gyaffe si gye gyayiwa omusaayi guno, ne bwe gwali guyiyibwa amaaso gaffe tegaagulaba, tetwaliwo nga guyiyibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era banaayogeranga nti, ‘Si ffe twatemula omuntu ono, so n'eyamutemula tetwamulaba.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga bagamba nti: ‘Si ffe twatemula omuntu ono, era tetumanyi yamutemula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era banaddangamu ne boogera nti Engalo zaffe si ze zaayiwa omusaayi guno, so n'amaaso gaffe tegaagulaba.