Deuteronomy 22:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Weekoleranga ebituttwa ku munagiro gwo gwe weebikkirira ku nsonda zaagwo ennya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutunganga emijunga ku buli nsonda ennya ez’eminagiro gyammwe gye munaayambalanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Onootunganga ebijwenge ku nsonda ennya ez'ekyambalo kyo ky'oyambala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Onootunganga ebijwenge ku nsonda ennya ez'ekyambalo kyo ky'oyambala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oneekoleranga amatanvuuwa mu mbiriizi nnya ez'ekyambalo kyo ky'oyambala.