Deuteronomy 22:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'amuwaayiriza nga bw'amuweebuula nti: ‘Omukazi ono namuwasa, naye bwe namutuukirira, saamusangako kabonero ka bubeererevu,’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’amuwaayiriza ng’amukonjera ng’agamba nti, “Nawasa omukazi ono, naye bwe nasula naye saamusanga nga mbeerera,”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'amuwawaabira ng'amwogerako eby'ensonyi, n'ayonoona erinnya lye ng'agamba nti, ‘N'awasa omukazi ono, wabula n'amusanga si mbeerera,’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'amuwawaabira ng'amwogerako eby'ensonyi, n'ayonoona erinnya lye ng'agamba nti: ‘Nawasa omukazi ono, wabula namusanga si mbeerera,’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'amuwawaabira eby'ensonyi, n'amuleetako erinnya ebbi, n'ayogera nti Nawasa omukazi ono, kale bwe nnamusembesera, ne ssimulabako bubonero bwa butamanya musajja: