Deuteronomy 22:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kitaawe w'omuwala agambanga abakadde b'ekibuga nti: ‘Omwana wange namuwa omusajja ono abeere mukazi we, kati amukyaye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kitaawe w’omuwala anaategeezanga abakulembeze abakulu nti, “Nagabira omusajja ono omwana wange omuwala amuwase, naye omusajja amukyaye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kitaawe w'omuwala n'agamba abakadde nti, ‘Omusajja ono n'amuwa mwana wange okumuwasa, naye amukyaye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kitaawe w'omuwala anaategeezanga abakulembeze nti: ‘Omusajja ono namuwa muwala wange okumuwasa, kyokka kaakano amukyaye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kitaawe w'omuwala n’agamba abakadde nti Omusajja ono namuwa mwana wange okumuwasa, naye amukyaye;