Deuteronomy 22:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oba ayogera kituufu, tewali kabonero ka bubeererevu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye singa omusajja nga by’anaabanga ayogedde bya mazima, nga n’obujulizi obukakasa ng’omuwala yali mbeerera bunaabanga bubuze,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omusajja ky'alumiriza bwe kinaabanga ekituufu, nga tewali bukakafu bulaga nti omuwala yali mbeerera,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye omusajja ky'alumiriza bwe kinaabanga ekituufu, nga tewali bukakafu bulaga nti omuwala yali mbeerera,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye oba ng'ekigambo kino kya mazima, obubonero bw'obutamanya musajja obutalabika mu muwala: