Deuteronomy 22:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omusajja bw'asanganga eyo mu kibuga omuwala omubeererevu ayogerezebwa omusajja, amala yeebaka naye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe wanaabangawo omuwala embeerera ayogerezebwa afumbirwe, omusajja n’amusanga mu kibuga ne yeebaka naye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bwe wabangawo omuwala embeerera ayogerezebwa, omusajja omulala n'amusanga mu kibuga ne yeegatta naye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe wanaabangawo omuwala embeerera eyamala okwanjula omusajja, ate omusajja omulala n'asanga omuwala oyo mu kibuga, ne yeebaka naye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe wabangawo omuwala atamanyanga musajja ayogerezebwa omusajja, omusajja n'amusanga mu kibuga n'asula naye;