Deuteronomy 24:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Jjukira nti wali muddu mu Misiri, Omukama Katonda wo n'akununulayo; kyenva nkulagira okolenga ekyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ojjukiranga nga bwe wali omuddu mu Misiri, naye Mukama Katonda wo n’akununulayo. Kyenva nkulagira okukolanga bw’otyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Jjukira nga wali muddu mu misiri, Mukama Katonda wo n'akununula n'akuggyayo; kyenva nkulagira okukolanga bw'otyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mujjukire nga mwali baddu mu Misiri, Mukama Katonda wammwe n'abanunulayo, kyenva mbawa ekiragiro ekyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye onojjukiranga nga wali muddu mu Misiri, Mukama Katonda wo n'akununula n'akuggyayo: kyenva nkulagira okukolanga ekigambo ekyo.