Deuteronomy 24:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omukazi bw'ava mu maka ge, n'agenda afumbirwa omusajja omulala,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
omukazi oyo anaayinzanga okwefunira omusajja omulala n’amufumbirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi agobeddwa bw'atyo ayinza okugenda n'afumbirwa omusajja omulala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi bw'anaavanga mu maka g'omusajja oyo, anaayinzanga okugenda n'afumbirwa omusajja omulala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bw'abanga avudde mu nnyumba ye, ayinza okugenda okuba omukazi w'omusajja omulala.