Deuteronomy 24:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Jjukira Omukama Katonda wo kye yakola Miriyamu mu kkubo lwe wava e Misiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ojjukiranga Mukama Katonda wo kye yakola Miryamu nga muli mu lugendo lwammwe nga muva mu Misiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Jjukira Mukama Katonda wo bye yakola Miryamu mu kkubo bwe mwali muva e Misiri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mujjukire Mukama Katonda wammwe kye yakola ku Miriyamu bwe mwali mu lugendo nga muva e Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Jjukira Mukama Katonda wo bwe yakola Miryamu, mu kkubo bwe mwali muva mu Misiri.