Deuteronomy 25:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abasajja n'abasajja nga balwana, omukazi w'omu n'ayagala ataase bba mu mikono gy'amukuba, n'asoonookereza omukono gwe n'amubaka ebitundu bye eby'ekyama,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe wanaabangawo abasajja babiri abalwana, mukazi w’omu bw’anajjanga okutaasa bba ku mulabe we n’amukwata ebitundu bye eby’ekyama,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Abasajja babiri bwe banaabanga balwanagana bokka na bokka, mukazi w'omu ku bo n'ajja okutaasa bba, n'agolola omukono n'akwata ebitundu eby'ekyama eby'omusajja alwana ne bba;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abasajja bwe banaabanga balwanagana bokka na bokka, mukazi w'omu ku bo n'ajja okutaasa bba, n'agolola omukono n'akwata ebitundu eby'ekyama eby'omusajja alwana ne bba,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abasajja bwe babanga balwana bokka na bokka, mukazi w'omu n'asembera okulokola bba mu mukono gw'oyo amukuba, n'agolola omukono gwe, n'amukwata wamberi: