Deuteronomy 25:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nnyumba yo temubangamu efa za njawulo, engazi n'entono.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tobeeranga na bipima bya ngeri bbiri eby’enjawulo, ng’ekimu kinene, kyokka nga kinnaakyo kitono.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tobanga na bigera bibiri, ekituufu n'ekitali kituufu mu nnyumba yo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ebigero ebitali bituufu okugera obungi bw'ebintu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobanga na bigero ebitali bimu, ekinene n'ekitono; mu nnyumba yo.